SONG: Ntambula Nga Sitya
SONG: Ntambula Nga Sitya

SONG: Ntambula Nga Sitya

bean77552

10 min
Religion
Play

Description

Okwaagalako kumpitilideko Nga kuulungi nga kungi nyo Kweekwaakuleeta munsi munno Okutufiilila Omusaayi gwewayiwa egologoosa Ogwo gwe gunkuuma bulijjo Ogwo gwegunkuuma   Ntambula nga sitya Olwo musaayi ogwayiika Natuukula daa Ekigambo kyo yesu Mweemuli amaanyi Ago gegaankuuma bulijoo Ago gegaankuuma   Ekisaakyo kimpiitilideko Nga kilungi nga kinnene Kyeekyaakuleta munsi munno Okutufiilila Waffa ttewagana, wawa yo obulamu Ffe tutukuzibwe, aah Ffe tutukuzibwa   Ntambula nga sitya Olwo musaayi ogwayiika Natuukula daa Ekigambo kyo yesu Mweemuli amaanyi Ago gegaankuuma bulijoo Ago gegaankuuma

Uploader

zach.court

zach.court

SONG: Ntambula Nga Sitya - Listen Free | WowFM